Osobola okwetegekera obuwanguzi mukuyiga kwo.
Gezako okwemanyiza bino:
-
Beera n'obuvunanyizibwa ku bulamu bwo.
Obuvunanyizibwa kitegeeza okutegeera nti obuwanguzi buva mukusalawo kiko
ekikulu mu byolubiririra ate n'obukulu bwebiseera nebirala by'ogya okweyamba.
-
Tambulira bulijjo ku ebyo byewasalawo ebikulu n'ebyo
by'olubirira.
Okusalawo ku ebyo ebikulu mu bulamu bwo bulijjo tobilekera mikwano gyo gyokka.
-
Sooka kkola ebyo ebikulu:
Gendera ku ntegeka yo mubukulu bw'ebyo byoyagala okola era toganya kintu
kyonna kuwugula.
-
Bulijjo lowoleza mu buwanguzi.
Obuwanguzi buli mukukola kyonna kyosobola okuganyula bosoma nabo,okuganyula
gwe wennyini ne abo abakusomesa. Bw'oba omaze okusiima by'okola mu ngeri
eno obubonero bwofuna bukuyamba buyambi kulaba wa w'oyimiridde naye nga gwe
kyoyagala okimanyi.
-
Sooka otegere abalala kyebagamba oluvannyuma nawe
ogezeeko okulaba nti bakutegera singa oba nga olina kyonnyonnyola.
Okugeza bw'oba olina kyewemulugunya mu mu kuyiga oba bubonero bwo nga obwo,
sooka weteeke mu kifo ky'omusomesa olyoke olabe ngeri ki gy'oyinza
okumunnyonnyola mu namatira.
-
Nonya bulijjo engeri entuufu ey'okumulungula mu
ebikalubye.
Okugeza bw'oba totegedde by'oyiga toddingana biddingane nga obisoma.
Nonya ekkubo eddala. Tukirira ku musomesawo, ekibinja mwosomera oba
abayamba ku basomesa olabe. Oyinza n'okutukirira abali ku mulimu
gw'okusomesa obukodyo mukuyiga.
-
Bulijjo sinziira nga otegeka ebigendererwa byo.
Byawandikibwa okuva ku lutambi "Engeri musanvu ezabantu
abawanguzi" olwa Steven Covey.
"Engeri
Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo"
Study Guides and Strategies:
ekifo kino ku web kirabiriwa:
Joe
Landsberger © since 1996
Byavunulwa Francis Ssennoga
It is an educational
public service collaboratively maintained across institutional and national
boundaries, and revised on an on-going basis. Suggestions, comments, critiques,
etc. are warmly welcomed in the interest of helping learners worldwide.
Additional contributions and translations are warmly received.
Permission is granted to freely copy, adapt, print, and
distribute Study Guides in settings that benefit learners. No request to
link is necessary. Please link rather than copy content into web sites.
Joe's professional
and personal webpages