Ekirowoozo:
Ekibinja
mwosomera bwekikora entegeka ennungi mungeri z'okuyiga kiba kigonzezza nnyo ate
era nga kyanguyizza okuyiga.
Institute for Research on Learning (IRL)
http://www.irl.org/projects/projects.html, (September 16, 1998)
Endowooza
(philosophy) y'okorera mu bibinja.
Funa
kopi okuva ku computer(download)
|
Kiki ekigenda okolebwa |
Ani akiwomyemu omutwe |
Kikoleddwa kitya |
kikoledwa ddi: |
|
Okumanyagana naddala
mu bigendererwa bya buli omu ate n'ebisanyizo bye: |
Buli omu mu kibinja |
|
Olusisinkana olusooka. |
|
Omuwandiisi,
Anayitanga abantu, omukubiriza oba ow'obuvunanyizibwa mu ngeri endala
yetaagibwa. |
Buli omu mu kibinja. |
- Kino kisalibwawo mu lukungana lwa ekibinja.
- Ebisanyizo: Okwevamu naddala mu mirimu gy'obwa
nakyewa, obumanyirivu, okwagala okuyiga,
- Ngeri ki ebiteeseddwa gyebibunyisibwamu eri
bannakibiina?
- Bulijjo ebiteesedwako biyisibwengamu amaaso
okulaba omulimu gwa ekibiina nga bwegutambula.
|
Olusisinkana olusooka |
Empuliziganya
y'ekibiina: Basinkana emirindi emeka era mungeri ki. |
Buli omu mu kibinja |
- Okusinkana maaso ku maaso. Enkungana: obudde
n'ekifo
- Essimu: olukalala lwa essimu za bannakibiina
n'obudde obutuufu okusisinkana
- e-mail: Olukalala lwazo.
|
Olusisinkana olusooka |
|
Ebigendererwa mu
bufunze |
Buli omu mu kibinja |
Ekirowoozo:
- Buli munnakibiina awandiike wakiri ebigendererwa
bisatu ebyekibiina.
- Ekibinja oluvanyuma kigerageranye ebigenderwa bino
kituuke ku nzikiriziganya.
|
Olusisinkana olusooka |
|
Okusalawo ku ngeri
ebigendererwa gyebinatukirizibwamu |
Buli omu mu kibinja. |
- Obukodyo mukutegeka emirimu okuva mu kitabo kya:
(Gantt, Critical Path, PERT)
- Obukodyo mukutukirizamu omulimu okuva:
(word processing, demonstration software (PowerPoint), etc.
- emitendera mu kutukiriza omulimu
- Embalirira y'obudde
- Okwetematemamu obubondo
|
Olusisinkana olusooka |
|
Obubondo bwebuba obunene:
Muddemu ebyo waggulu! |
|
Okunonyereza |
|
- Okunonyereza mu materekero gyebitabo(library)
- Okunonyereza okwa wabweru nga wetukolera newalala
- Okunonyereza mungeri endala.
|
|
|
Okwefumitiriza
kubizuuliddwa mukunonyereza. |
|
- Okwefumitiriza mumakati g'omulimu
- Okwerinda okujjuzamu ebikyabula
- Okunonya obuyambi
|
|
|
Olukalala lw'ebikulu
mu mulimu(project outline) |
|
- Okwanjula omulimu ogwo
- Emitwe emikulu mumulimu ogwo
|
|
|
Okuguwandiika
n'okugwanjula |
|
- entandikwa
- Amakati
- Okomekkereza
|
|
|
Ebikulu ku mulimu nga
abaguwandiise nebiralala ebyetaaga okwanjula |
|
|
|
| Okwegezesa |
|
|
|
|
Okwekubamu 'torch' oba ottawaaza mulabe wa awetaaga okwongera amanyi |
|
- Omulimu nga guwedde
- Aamakubo agakwatiddwa okugukola
- Okwenyigiramu
|
|
| Omulimu mu bufunze |
|
|
|
| Okuyisaamu nga omulimu
tegunayangulwa |
|
|
|
| Okugwangula |
|
|
|
| Okwekulisa |
|
|
|
Endowooza(Philosophy)
y'okukolera awamu
Eno y'endowooza oy'okugatta
amanyi, amagezi n'ebitone eby'enjawulo.Okukolera awamu obulungi kwekuyiga
obwegasi buno era n'okusobola okweyamba engeri gyetwawukana mu mu butonde
bwaffe okugeza nga mu ndowooza n'ebirala okujjamu amagoba.
Enkolagana mu bwegassi
buno yesigamye ku kwesigangana.
Obutetenkanya bulijjo
kuzibu okulabika nga ekiri mu ndabirwamu. Tekutera kutegerekekerawo.
Ebirowoozo bilina kweyambisibwa kutukiriza mulimu si kubitabika nabigendererwa
by'abo abenonyeza ebyabye. Amanyi mu kolera awamu gava mu kusobola kutwala
maaso ebiroowozo bya bannakibiina.
Obutakanya kyabulijjo mukukolera
awamu. Okusobola okumulungula obutakanya buno kyekimu kubivaamu obuwanguzi.
Ebigendererwa ebibiri
ebyamanyi mukukolera awamu bibino wammanga:
-
Biki ebiyigiddwa:
Amakubo omuyitiddwa okutukiriza omulimu n'ebyamagezi ebiyigiddwa nga omulimu
gukolebwa.
-
Kiki ekivuddemu:
Ekivuddemu kiri ku lupapula, kyanjuddwa bwanjulwa oba kiri ku lutambi lwa
'cinema'.
Omugaso gw'abasomesa
-
Okufuna amagoba mumulimu
kyesinziira nnyo ku kutegera obulungi ebigendererwa by'omulimu ogwo okuva mu
kunyonyora kwabasomesa. Awo nno ekibinja kirina omulimu gwa manyi
ogw'okutegeera era n'okujjamu ebigendererwa bino amakulu.
-
Omulimu gw'ekibiina gwanguyizibwa
nnyo abasomesa abalungi naddala mukulambika omulimu gwekibinja.
Okusomera oba okolera mu bibinja tekulina kuyisibwamu maaso era ne banna
kibiina abagala okuwabwa banabwe balina okwelindibwa anti ekijja omonya,
kinyaga bitono.
Okuyozayoza era n'okwewa
obubonero:
-
Kino kirina okwesigamizibwa
kukwenyiramu kw'abo abayozayozebwa era balina okubako kyebakoze kukumaliza
omulimu oba okugutwala maaso.
-
Okuwa obubonero kuno kiba kirungi
nekwesigamizibwa kukukakalukana kwabuli omu so si kukugeranya banna kibiina.
Kino tekiterebula bannakibiina ababa tebafunye kuyozayozebwa.
Banna kibiina abakozi ennyo
ate n'abo abakyabula mu
-
Abo abakozi ennyo batera
okuyigiriza abakyabulamu okwerwanako. Mukuyiga kuno ate amagoba gekibiina mu
mulimu geyongera. Ate olaba n'abo abakozi ennyo oba abamanyi bwebasomesa
abalala nabo benyini abasomesa beyongera okukenguka. Kati awo abakyabulamu
baba bayigirizza abo ate ababasinga.
-
Abo abayigiriza era beyongera
okuganyulwa mu bukulembeze, muwekakasa kyebasomesa, mukwefuga singa wabaawo
obutategeragana n'ebirara ate ebyetagibwa mukuyiga.
Bino byajjibwa mu:
Institute for Research on Learning (IRL)
http://www.irl.org/projects/projects.html, (9/16/98);
Barbara Glesner Fines, The Basics of Planning and Convening a
Study Group-- 1997,
http://www.law.umkc.edu/faculty/profiles/glesnerfines/bgf-ed3.htm
(9/22/1998)
"Engeri
Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo"
Study Guides and Strategies:
ekifo kino ku web kirabiriwa:
Joe
Landsberger © since 1996
Byavunulwa Francis Ssennoga
It is an educational
public service collaboratively maintained across institutional and national
boundaries, and revised on an on-going basis. Suggestions, comments, critiques,
etc. are warmly welcomed in the interest of helping learners worldwide.
Additional contributions and translations are warmly received.
Permission is granted to freely copy, adapt, print, and
distribute Study Guides in settings that benefit learners. No request to
link is necessary. Please link rather than copy content into web sites.
Joe's professional
and personal webpages