Engeri ennungi ey'okwewala kino kwekukolerawo ekyo
ky'oyagala okkola. Okola kino oteekwa okuba n'omutima ogwala okukikola
era nga wekubiriza mu kino.
Webuuze ebibuuzo bino wa mmanga:
Lwaki nkola kino?
Watya nga sikikoze?
Biki byenganyulwa mukukikola?
Bino bwobiddamu ojja kufuna obuvunanyizibwa okutandikirawo
ekyo ky'oyagala okola.
Webonereze oba wekulise nga omaze omulimu ogwo
Beera nekilabo mu birowoozo byo ky'ojja okwewa nga omaze omulimu naye bwegukulema
tewewa kirabo ekyo.
Beera n'okutya
Manya gwe wekka gwe ojja okwekubiriza. Muli beera nekirowoozo nti bw'otamala
mulimu ogwo ojja kugwa ebibuuzo era teri ajja kuyamba okujjako gwe wekka ate era
n'omutawaana gujja kugwiira gwe wekka singa oba toyise. Soka omale omulimu
olyoke odde mu masanyu kuba kiba kirungi okwesanyusa nga ebirowoozo byo biri wamu.
Byajjibwa ku lutambi lwa cinema(film) Time Management
Omuwandiisi D. Ellis, College Survival, Inc.,1990.
"Engeri
Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo"
Study Guides and Strategies:
ekifo kino ku web kirabiriwa:
Joe
Landsberger © since 1996
Byavunulwa Francis Ssennoga
It is an educational
public service collaboratively maintained across institutional and national
boundaries, and revised on an on-going basis. Suggestions, comments, critiques,
etc. are warmly welcomed in the interest of helping learners worldwide.
Additional contributions and translations are warmly received.
Permission is granted to freely copy, adapt, print, and
distribute Study Guides in settings that benefit learners. No request to
link is necessary. Please link rather than copy content into web sites.
Joe's professional
and personal webpages